MfalmewaKiha
JF-Expert Member
- Feb 16, 2017
- 1,191
- 1,240
Webbale nyoo nyabbhoHellena nze lekela awo okunsomasoma
Hellena kale lekela awo okuntunuliza ekisa
Hellena bwotambula nze obela ompimapima
Hellena nze nepima ndanga wa wenkoma
Hellena bwemba nkwagala ye nga nkole ntya?
Hellena oyo akwagala ye ela akugamba atya?
Akalangi ko kansiba emiguwa, kansikasika
Ompitako wenyiganyiga nze onfunyafunya
Akawowo ko kankyunyakyunya (kankyunya baby), kanjuzayuza
Buli wobela nkwetegatega, onkwatibwa ekisa Hellena