Uzi maalum wa kupeana Likes: Comment chochote upate "Like"

Wataalamu wanasema mamba hao sio albino bali wamezaliwa na mifumo ya jeni tofauti na mamba wengine ambapo wanazaliwa na mamba wa kawaida. Na kitaalamu wanaitwa leucistic ambapo humaanisha wana pigimenti chache midomoni na mikiani mwao na wanamacho ya blue.
 
Kitaffe ali mu ggulu / Our Father / Pater Noster
Kitaffe ali mu ggulu,
Erinnya lyo litiibwe,
Obwakabaka bwo bujje,
By'oyagala bikolebwe mu nsi,
Nga bwe bikolebwa mu ggulu.
Otuwe leero emmere yaffe eya leero
Otusonyiwe ebibi byaffe,
Nga naffe bwe tusonyiwa abatukola obubi.
Totutwala mu kukemebwa, naye otulokole mu bubi.
Amina.

Kitaffe ali mu ggulu / Our Father / Pater Noster

Kitaffe ali mu ggulu,
Erinnya lyo litiibwe,
Obwakabaka bwo bujje,
Byoyagala bikolebwe mu nsi,
Nga bwe bikolebwa mu ggulu.
Otuwe leero emmere yaffe eya buli lunaku.
Otusonyiwe ebibi byaffe,
Nga naffe bwe tusonyiwa abatukola obubi.
Totutwala mu kukemebwa, naye tulokole mu bubi.
Amiina.


Mirembe Maria / Hail Mary / Ave Maria
Mirembe Maria,
ojjudde eneema,
Omukama ali nawe,
waweebwa omukisa mu Bakazi bonna;
ne Yezu Omwana w'endayo,
nayye wa mukisa.
Maria omutukirivu,
Nyina Katonda,
otusabire ffe abonoonyi,
kaakano,
ne mu kaseera ak'okufa kwaffe.
Amiina.​

Another version of
Mirembe Maria / Hail Mary / Ave Maria
Mirembe Maria, ojudde nnema. Omukama alinawe. Gwe oli mubererevu ku bakazi bwana, na Yesu omuzadde gwo mutukirivu.
Maria mutukirvu nyiana wa Katonga; otusabire ffe obononyi, kakano ne mukasera gwo kuffa kwafe. Amiina.
​

Ekitiibwa kibe ekya Patiri / Glory Be / Gloria Patri
Ekitiibwa kibe ekya Patiri,
N'ekya Mwana,
N'ekya Mwoyo Mutuukirivu.
Nga bwe kyaliwo olubereberye, ne kaakano, na bulijjo,
Emirembe n'emirembe.
Amiina.

Nzikiriza Katonda Patiri / The Nicene Creed / Credo
Nzikiriza Katonda Patiri omuyinza wa buli kantu
Omutonzi w'eggulu n'ensi.
Ne Yezu Kristu omwana we ali amo yekka.
Ye Mukama waffe,
Eyali mu lubuto ku bwa Mwoyo Mutuukirivu
N'azaalibwa Biikira Maria.
N'abonaabona ku mirembe gya Ponsio Pilato.
N'akomererwa ku musaalaba.
N'afa, n'aziikibwa, n'akka e Magombe.
Ku lunaku olwokusatu n'azuukira mu bafu.
N'alinnya mu ggulu.
Atudde ku gwa ddyo ogwa Katonda Patiri omuyinza wa buli kantu.
Alidda okulamula abantu abalamu n'abafu.
Nzikiriza Mwoyo Mutuukirivu, n'Eklezia Katulika Omutukuvu,
N'okussa ekimu okwa Batuukirivu, n'ekisonyiwo eky'ebibi,
N'okuzuukira okw'emibiri, n'obulamu obutaliggwaawo.
Amiina.
 
Duh !!!
 
Huyu ndiye mnyama anayedaiwa kuwa na Bahati,
Inadaiwa ukijiweka karibu na mnyama huyu au mabaki yake basi hakuna utakachokosa hapa Duniani.
Kutokana na hilo watu wengi wametapiliwa ili kumpata mnyama huyo au mabaki yake.
Hata hivyo mnyama huyu huonekana mara chache au huenda hapatikani kabisa Tanzania, lakini wamejaa kando ya Mito na vijito vya Pori la Amazon na hivyo kuwa chakula maarufu cha Jaguar
 
Cookies are required to use this site. You must accept them to continue using the site. Learn more…